Kitalo! Omuyimbi Tshala Muana afudde By Mubiru Ali December 10, 2022 1 min read Kitalo!Omuyimbi Munnansi wa Congo Élisabeth Tshala Muana Muidikay eyamanyibwa ennyo nga Tshala Muana afudde enkya yaleero ku myaka 64. Ono yazaalibwa nga 13 May 1958.