Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 194 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Poliisi yakukendeeza kukukozesa tear gas – AIGP Asan Kasingye

April 8, 2021 · Mubiru Ali
POLIISI EGENDA KUKENDEEZA KUKUKOZESA TEAR GAS:
Uganda Police Force Political Commissar AIGP Asan Kasingye avuddeyo nategeeza nga Poliisi bwetagenda kuddamu kukozesa mukka gubalagala okugumbulula okwekalakaasa wabula bakumukozesa nga ebintu bisusse ogwomulamuzi.
Bino AIPG Kasingye abyogeredde mu nsisinkano gyebabadde n’abakungu abalala okuva mu Poliisi nga bagenze mu kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku Ddembe ly’obuntu.
Kasingye agamba nti wabaddewo okukozesa omukka ogubalagala mu ngeri yegyenjeero.