BREAKING NEWS
MBU: Protected: Zuri Ride: Redefining Personal Transportation – Royal Jeff Ventures Into Taxi Business Observer: Gov’t seeks parliamentary approval for Shs 6 trillion already spent last year MBU: Alien Skin’s dangerous bike stunts worry fans after latest accident Observer: M23 rebels: Entebbe mayor Rulinda loses Shs 273m case against Stanbic bank Pulse Uganda: World Oral Health Day: Unilever campaign targets school children in Kampala, Wakiso Pulse Uganda: Nameere served election petition through newspapers after refusing court notice

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

KABAFUNZAKI AWONYE EKKOMERA

Omulamuzi Margaret Tiburya avuddeyo olunaku olwaleero nafulumya ‘Release Order’ ya eyali Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’abakozi Herbert Kabafunzaki nga agamba nti ono yatuukiriza obukwakulizo obwamuweebwa Kkooti oluvannyuma lwokusingisibwa omusango gwokulya enguzi yabukadde 5 okuva ku musigansimbi.
Kabafunzaki yasasudde obukadde 10 obwamulagibwa okusasula nga bwebumulema yali wakusibwa emyaka 3.
Omulamuzi ategeezezza nti kati ono wa ddembe okuddamu okwetaaya nti wabula ssente zeyawaayo okumweyimirira zo sizakumuddizibwa kuba teyalabikako mu kkooti nti era wakumala emyaka 10 nga takola mulimu gwa Gavumenti gwonna.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply