Round about yoku Kalerwe egaddwawo

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire; “Olw’emirimu egigenda mu maaso ku luguudo lwa Northern Bypass, abavuzi b’ebidduka tebajja kusobola kweyunga ku luguudo luno nga bava e Wandegeya okuyita ku Kalerwe nga bava ku bbiri. Abebidduka abava e Bwaise nga badda mu Kibuga Kampala nabo bakuyita ku Sir Apolo Kaggwa. Enguudo endala zisigadde nsigule. Musabibwa okukozesa enguudo endala okuyingira mu Kibuga.”
Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro