Jajja wObusiraamu Omulangira Dr. Kassim Nakibinge Nkubiriza Ssaabawaabi wa Gavumenti okukola okunoonyereza ku ttemu eryekuusa ku byObufuzi
🚨 Jajja w’Obusiraamu Omulangira Dr. Kassim Nakibinge: “Nkubiriza Ssaabawaabi wa Gavumenti okukola okunoonyereza ku ttemu eryekuusa ku by’Obufuzi eryaliwo e Butambala mu kalulu akakaggwa era ateeke Uganda Police Force ku nninga ennyonyole ebyaliwo, kiki kyekozeewo wamu n’abantu abakubwa amasasi.”
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

