Ivan Bwowe genda onoonya akalulu e Nakawa West tosobola kukiirira batakulonze – Kkooti Enkulu
Ivan Bwowe genda onoonya akalulu e Nakawa West tosobola kukiirira batakulonze – Kkooti Enkulu
Omulamuzi Collins Acellam mu nsala ye mu musango ogwatwalubwawo Munnamateeka @Ivan Bwobwe ngayagala banne bavuganye nabo mu lwokaano lw’Omubaka wa Nakawa West bagibweemu nga agaba nti balina kukozesa Nakawa West Division Constituency nga ku bano kuliko: LOP Munnakibiina ki National Unity Platform Joel Ssenyonyi, owa National Resistance Movement – NRM Anderson Bulora agambye bwati; “Ekigendererwa kyomuwaabi kwekukozesa olukujjukujju yesogge Palamenti okukiikirira ekibinja ky’abantu abatamulonze kubakiikirira. Nzikiriziganya ne Munnamateeka wabawawabirwa nti Nakawa West Division Constituency ne Nakawa West Constituency byebimu era bikozesebwa mu ngeri ezenjawulo okutegeeza kyekimu.”
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026
#UgandaDecides
#ugandaelections2026


