97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ffenna tuweereza bantu awatali kusosola – Rt. Hon. Among

Sipiika wa Palamenti Rt. Hon. Anitah Among avuddeyo nategeeza nti omulimu gwabwe omukulu gusukka ku njawukana zebalina mu by’obufuzi nga gwakuweereza Bannayuganda bonna awatali kusosola olw’ekibiina ky’ebyobufuzi era nga kino baakukikola buli lunaku. Olwaleero Among asisinkanye omubaka wa Munisipaali ye Kira Munnakibiina kya FDC Ibrahim Ssemujju Nganda mu woofiisi ye nebanyumyamu.

Leave a Reply