Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 262 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

ABA POLIISI MUBEEREMU AK’OBUNTU NGA MUKWATA ABANTU – HON MPUUGA

July 8, 2021 · Mubiru Ali
Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon Mathias Mpuuga Nsamba; “Olunaku lweggulo bwenabadde nzira awaka akawungeezi nesisinkanye embeera etali nnungi mu Katale e Kyengera. Waliwo abasirikale ba Uganda Police Force abakyewulira eryanyi ababadd bakutte abasuubuzi, abamaduuka wamu n’aba booda booda. Okusinziira ku basuubuzi bagamba nti batandise okubakwata ku ssaawa nnya ez’okumakya nga gwebakutte alina okusasula emitalo 8 okubayimbula.
Poliisi yetaaga okukimanyi nti eri ku bantu abekyaye, abetaaga okukwata n’obwegendereza nomutima ogwobuntu. Mukimanye wadde mubeera muteekesa biragiro mu nkola naye musigala muli bantu.”
#AccountabilityAndService