97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

FDC egaanyi okukwata empapula za Nabilah

Wabaddewo akajagalalo ku kitebe kya Forum for Democratic Change – FDC, Omubaka Omukyala owa Disitulikiti y’e Kampala Nabilah Naggayi Sempala ayagala okuvuganya ku kifo kya Loodi Meeya wa Kampala bwazizzaayo empapula nebagaana okuzikwata nga bategeeza nti okukwata empapula zabo abagaala bendera ya FDC kwakomye lunaku lwaggulo.

About Mubiru Ali

Leave a Reply