Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 380 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Aba EU bakyaddeko ku kitebe kya NRM

February 17, 2021 · Mubiru Ali
Olunaku olwaleero abakungu okuva European Union in Uganda bakyaddeko ku kitebe kya National Resistance Movement – NRM ku Kyaddondo Road mu Kampala neboogera ku nsonga ez’enjawulo naddala kubyaliwo mu Kalulu.
Mw. Attilio Pacifici ayogedde ku lwa banne avuddeyo nategeeza nga bwebatalina buzibu bwonna na Gavumenti nti era yewuunya amawulire amafu agatambuzibwa nekigendererwa kyokwonoona enkolagana ebaddewo kati emyaka 45.