Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 383 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Tetusobola kuvunaana Lt. Col. Namanya kuba talina gweyakubye

February 19, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi w’eggye lya Uganda People’s Defence Forces – UPDF Brig. Gen. Flavia Byekwaso bwabadde ayogerako ne Radio Simba ku kya Lt. Col. Napoleon Namanya Kyabihende eyakulidde aba Military abagenze ku kitebe kya United Nations Human Rights- UNHR abasiiwuse empisa nebakuba Bannamawulire.
Brig. Gen. Byekwaso agamba nti abavunaaniddwa buli omu basinzidde ku kiki kyeyakoze nti era bwebaala basindikibwa babakuutira obutakuba Bannamawulire.
Agamba nti Lt. Col. Namanya teyengira mu kukuba Bannamawulire, nabwekityo teyabadde namusango gwonna gumuvunaanya.