Eyaliko Minisita Omubeezi avunaanyizibwa ku nsonga ze Karamoja era Omubaka omukyala kwa Disitulikiti ye Bududa Agnes Nandutu akomezeddwawo mu
🎵 Eyaliko Minisita Omubeezi avunaanyizibwa ku nsonga z’e Karamoja era Omubaka omukyala kwa Disitulikiti y’e Bududa Agnes Nandutu akomezeddwawo mu Kkooti evunaana abalyake n’abakenuzi okuweebwa ekibonerezo oluvannyuma lwa Kkooti okumusingisa omusango gwokwezibika amabaati 2000 agaali agabantu abayinike e Karamoja nebagasanga ku Ffaamu ye e Mukono.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

