Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 156 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Sipiika wa Palamenti Anita Annet Among talina bigambo biwoomu eri Minisita Norbert Mao Tulina ebibiina byebyobufuzi byetukolagana nabyo, naye

April 9, 2026 · Radio Simba

📻 Sipiika wa Palamenti Anita Annet Among talina bigambo biwoomu eri Minisita Norbert Mao: “Tulina ebibiina byebyobufuzi byetukolagana nabyo, naye tekitegeeza nti bisalimbe okutuuka mu kisenge; mukome mu luggya.”
Ne Norbert Mao naye tatudde namwanukula: “Bino si byabufuzi bibi kyokka, wabula butaba nampisa! Omukulu wa Famire yalina ekigambo ekisembayo ku ani alina okuyingira mu kisenge mu maka. Teyetaaga kujjukizibwa mwana kweyakalonda okukuza! Nekirala bwolengezza abagenyi ba Kitaawo obeera olengezza Kitaawo.”

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News