Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda.
News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
News
Poliisi enywezezza ebyokwerinda mu Kikuubo
July 5, 2023 · Mubiru Ali
Abasirikale ba
Uganda Police Force okuva mu kitongole eky’embwa ezikonga olusu ngabayita mu Kikuubo mu Kampala ngekimu ku byateereddwawo okwongera ku byokwerinda mu Kibuga Kampala oluvannyuma lwa Gavumenti ya Bungereza okulabula nti abatujju bandikuba Uganda awabi.
Kati e Kikuubo kiggalwa ku ssaawa ssatu ez’ekiro.