Ekitongole ekivunaanyizibwa ku byempuliziganya mu Ggwanga ekya Uganda Communications Commission kivuddeyo nekiwera oluyimba lwa Mukube Paver
🎵 Ekitongole ekivunaanyizibwa ku byempuliziganya mu Ggwanga ekya Uganda Communications Commission kivuddeyo nekiwera oluyimba lwa ‘Mukube Paver’ olwayimbiddwa Dynaso Wegoso okuteekebwa ku mikutu egya ‘social media’ gyonna egiri mu Uganda wamu me ku mpewo za TV ne Leediyo.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

