97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo mu Ggwanga ekya Uganda…

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo mu Ggwanga ekya Uganda National Examinations Board – UNEB kivuddeyo nekitegeeza nga bwekizudde ebigezo by’abayizi 34 aba Bamure Primary School e Koboko ebya Ssaayansi ebyali byabula. UNEB egamba nti bino bisangiddwa mu nsawo mwebirina okutambulizibwa nga nsibe bulungi nga biterekeddwa mu kifo awaterekebwa ebigezo bya PLE mu offiisi y’Omukulu w’essomero.
UNEB yabikwasizza Uganda Police Force okukakasa nti kituufu tebyasumululwa era oluvannyuma nebikwasibwa UNEB bigololwe wamu n’okuwa abayizi obubonero.
#ffemmwemmweffe

Radio Simba News

About Radio Simba

Radio Simba, broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.simba.fm is an African entertainment radio station that broadcasts mainly in Luganda, the most widely spoken language in Uganda.

Leave a Reply