Ebintu bya buwumbi byebigambibwa okuba nga bigiiridde mu…
Ebintu bya buwumbi byebigambibwa okuba nga bigiiridde mu muliro ogukutte Bakaluba Mall esangibwa e Mbalwa ku luguudo lwa Ndiwulira. Emotoka z’ekitongole kya Uganda Police Force ekizikiriza omuliro zikoze ekisoboka okuzikiza omuliro guno nga gutandikidde ku mwaliro ogwa waggulu.
#ffemmwemmweffe

