Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 179 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Pulezidenti alagidde banoonyereze kuzaweebwayo okutumbula ekirime ky’emmwaanyi

January 16, 2024 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nasaba ensaasaanya y’ensimbi obuwumbi 37 ezaweebwa @Coffee Investment Consortium Uganda – CICU nga kibiina ekitaba abalimi wamu n’abasuubuzi be mmwaanyi okuva mu; Bugisu, Acholi, Ankole, Kigezi, ne Rwenzori nga kikulemberwa Nelson Tugume okutumbula ekirime ky’emmwaanyi wamu nebyo ebikolebwa mu mmwaanyi.
Minisita Hon. Dr. Monica Musenero Masanza yalafiddwa okuwaayo alipoota ku kino mu bwangu.