97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ebibaluwa ebiraalika okuteemateema abantu byennyamizza Ssentebe

Ssentebe wa Disitulikiti y’e Mukono Ssenyonga Andrew Luzindana yennyamidde olw’abantu abatandise emize gy’okuwandiika ebibaluwa ebitiisatiisa nga bwe bagenda okutemaatema abantu be batadde ku lukangaga naddala mu kabuga k’e Mbalala Mukono.

Luzindana asabye abantu okwerinda abatemu abayinza obayingirira era n’alabula abazadde nga bwebagwanide okukuuma abaana baabwe obulungi eri abantu abaagala okubawamba okufuna ensimbi.

About Mubiru Ali

Leave a Reply