Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 991 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

mukuume abaana muluwumula – ssekandi

December 17, 2018 · Mubiru Ali

Omumyuka wa Pulezidenti Edward Kiwanuka Ssekandi akubirizza abazadde okufaayo ennyo okukuuma abaana baabwe naddala abawala okulaba nga tebafuna buzibu bwonna mu kiseera kino eky’oluwummula oluwanvu. Yagambye nti ennaku zino abantu ab’emitima emibi beeyongedde obungi noolwekyo abazadde tebalina kusuulirira buvunaanyizibwa bwabwe.
Ssekandi yategeezezza ng’abazadde abasinga bwe beggyako obuvunaanyizibwa obw’okukuuma n’okulabirira abaana ne basalawo okubasindika mu byalo gye bayigira emize ne bakomawo nga ne bazadde baabwe tebakyasobola kubakakkanya nga bafuuse bakiwagi.