97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

COVID-19 bwaba waali akwata Pulezidenti yekka – Hon. Migadde

Omubaka Robert Migadde (Buvuma County) avuddeyo nateeka Ministry of Health- Uganda ku ninga eveeyo ennyonyole Bannayuganda oba nga obulwadde bwa COVID-19 kyafuuka kyabyabufuzi na Pulezidenti kuba abagenda okumusisinkana bokka bebakeberebwa.
Ono agamba nti kati kyabuwaze okukeberwa ngogenda okusisinkana Pulezidenti nga kati kyafuuka kyabyabufuzi. Ono yebuuza oba nga COVID-19 aliwo akwata Pulezidenti yekka.

Leave a Reply