Christopher Okello Onyum yegaanye emisango 4 egyokutta abaana 4 ekireetedde abantu abazze okubaawo ngomusango gutambula okukiwakanya.
🚨 Christopher Okello Onyum yegaanye emisango 4 egyokutta abaana 4 ekireetedde abantu abazze okubaawo ng’omusango gutambula okukiwakanya.
Okello aweereddwa Bannamateeka ba Gavumenti 2 okuli: Sarah Awelo ne Richard Kumbuga .
Bya Christina Nabatanzi
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

