Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 480 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Kkooti egobye okujulira kwa UMSC

November 29, 2023 · Mubiru Ali
Kkooti egobye okujulira kwa Uganda Muslim Supreme Council (UMSC) kweyabadde etaddeyo ngeyagala okulemesa okutundibwa kw’ebitu by’Obusiraamu olw’ebbanja erisoba mu buwumbi 19.
Singa UMSC eremererwa okusasula obusuubuzi, Justus Kyabahwa obuwumbi bwe 19 nga 24-December, 2023 ebintu ebyateekeddwa ku lukalala byakutundibwa, okuli n’ekitebe.
Munnamateeka wa Kyabahwa, Meddie Kalule bwati bwategeezezza Bannamawulire.