Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 158 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku lweggulo yalangiridde ekisaawe…

December 2, 2025 · Radio Simba

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku lweggulo yalangiridde ekisaawe ky’ennyonyi ekipya ekigenda okuzimbibwa e Mbarara ekigenda okutumbula ebyenfuna byekitundu kino.
Pulezidenti yategeezezza nti nekifo kyalondeddwa Bannansi ba China ne Brazil abagenda okuzimba ekisaawe kino nga kyenkana ekye Ntebe nga bakukizimba e Nyakishara okukendeeza ku ngendo.

Ku kye Kisaawe Museveni yayongeddeko nti bagenda kuzimba enguudo okuli; Bwizibwera–Nsika–Nyakashaka–Nyakabirizi ne Biharwe–Rwantysinga–Kaguhanzya–Bwentama–Bwizibwera nga agamba nti zino zakuyamba okutumbula ebyenfuna byekitundu.
#ffemmwemmweffe
#ProtectingTheGains
#UgandaDecides2026

Radio Simba News