Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano ffena tweyiwe ku Summer Gardens Mukono nga 6122026 fayinolo News: Abantu 2 bga kuliko Omusirikale wa Uganda Police Force wamu nomusomesa basimbiddwa mu Kkooti yOmulamuzi etuula e Kanyanya nebavunaanibwa omusango News: Ekibiina ki National Unity Platform kitegese okujjukira Bannakibiina abatirimbulwa abebyokwerinda mu kwekalakaasa okwaliwo wakati wa 18 ne 19
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 394 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Category

Category: News

Minisita Lugoloobi ayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti

Asst. Senior principle Omulamuzi w’eddaala erisooka Abert Asiimwe ku kusaba kwa Minisita Amos Lugoolobi okwokweyimirirwa ategeezezza nti ono…

Minisita Lugoloobi atuuse mu kaguli

Omubeezi wa Minisita era Omubaka Amos Lugoloobi atuuse mu Kkooti ewozesa abalyaake n’abakenuzi esuubirwa okuwulira okusaba kwe okwokweyimirirwa…

Bannayuganda muswaza eggwanga bwemuteekayo ebifaananyi byebinnya – Minisita Baryomunsi

Minisita avunaanyizibwa ku by’amawulire n’okuluŋŋamya Eggwanga Dr. Chris Baryomunsi avuddeyo nategeeza nti Bannayuganda basusizza okukozesa obubi omutimbagano nti…

Abawagizi ba NUP 28 batabukidde mu Kkooti y’amaggye

Abawagizi b’ekibiina kya National Unity Platform 28 abatanayimbulwa olunaku lw’eggulo bavudde mu mbeera mu Kkooti y’Amaggye oluvannyuma lwa…

UNEB yakukangavvula amasomero agalinyisa ebisale byebigezo

Akola nga Executive Director ow’ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo mu Ggwanga ekya Uganda National Examinations Board-UNEB Mike Nagosya Masikye…

Abawagizi ba Minisita Lugoloobi beyiye ku Kkooti e Kololo

Ab’oluganda, abemikwano wamu n’Abawagizi b’Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku byokuteekerateekera Eggwanga Amos Lugoloobi bakedde kweyiwa ku Kkooti ewozesa…

Abakuuma sitoowa za OPM bagaanye okukwata amabaati ga Minisita Nabakooba ne Hamson Obua

Abakuuma sitoowa ya Offiisi ya Ssaabaminisita esangibwa e Namanve bagaanye okukwata amabaati agaddiziddwayo abakiikiridde Nampala w’Ababaka ba Gavumenti…

Minisita Oboth ekkanisa gyeyali awadde amabaati agigaggyeeko

Abakirizza ba St. Andrews e Kiyeyi mu Nabuyoga Town Council mu Disitulikiti y’e Tororo basobeddwa eka ne mu…

Minisita Nandutu asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’e karamoja Hon. Agnes Nandutu asindikiddwa ku alimanda mu Kkomera e Luzira…