Breaking
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa, News: Minisitule yebyentambula nenguudo mu Ggwanga eguddewo mu butongole olutindo ku mugga Katonga ku luguudo lwe Masaka okutandika okukozesebwa
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 134 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM
News

Bannayuganda muswaza eggwanga bwemuteekayo ebifaananyi byebinnya – Minisita Baryomunsi

April 20, 2023 · Mubiru Ali
Minisita avunaanyizibwa ku by’amawulire n’okuluŋŋamya Eggwanga Dr. Chris Baryomunsi avuddeyo nategeeza nti Bannayuganda basusizza okukozesa obubi omutimbagano nti era y’ensonga lwaki Gavumenti yavaayo n’etteeka ly’omutimbagano okukwata n’okukangavvula abakozesa yintaneeti obubi. Ono yabadde ayogera ku bakoze omwoleso gw’ebinnya mu nguudo za Kampala nga agamba nti bawebuula Eggwanga era baliwa ekifaananyi ekibi.
#KampalaPotholeExhibition