Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 299 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

UNEB yakukangavvula amasomero agalinyisa ebisale byebigezo

April 20, 2023 · Mubiru Ali
Akola nga Executive Director ow’ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo mu Ggwanga ekya Uganda National Examinations Board-UNEB Mike Nagosya Masikye avuddeyo nalabula amasomero obutadumuula bisale byabayizi kwewandiisa kukola bigezo bya UNEB ebyomwaka 2023.
Ono ategeezezza nti essomero lyonna erinakwatibwa lwakusasuzibwa engasi ya bukadde 40.