Breaking
News: Abasigansimbi ababadde bateeka ekkolero mu kitundu omusulwa abantu, abakwasisa amateeka okuva mu Kampala Capital City Authority News: Amanda, ogaweze naye ebbeeyi yamafuta ne gas ogisaze? Abatukulembera bawukana ne Bannayuganda! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya Tinta Tinta ku abiri mu ettaano ne leero ku nnya ekiro lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 314 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Category

Category: News

Byabashaija awagidde ekyokusengula ekkomera ly’e Luzira

Akulira ekitongole ky’amakomera mu Ggwanga ekya Uganda Prisons Service Johnson Byabashaija, avuddeyo nawagira ekiteeso kyokukyuusa ekkomera ly’e Luzira.…

Nickson ne banne bejjeerezeddwa Kkooti y’Amaggye

Nickson Agasiirwe ayimbuddwa Kkooti y’Amaggye oluvannyuma lwokumuggyako emisango ye nabalala 2 okuli Hernet Muhangi ne Col. Nduhura Atwooki.…

LOP akyaliddeko ku Hon. Ssegiriinya

Akulira Oludda Oluvuganya Gavumenti Joel Ssenyonyi akulembeddemu Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform okuli; Hon. Betty Ethel Naluyima…

Pulezidenti Museveni atenderezza eyakwata abatta Lwomwa

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo naawa omusajja eyakwata abatta Omukulu w’Ekika ky’Endiga Lwomwa Bbosa Daniel ekirabo olunaku olwaleero…

Sirina buzibu bwonna ne Hon. Mpuuga – Bobi Wine

Pulezidenti wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Sirina buzibu bwonna na mumyuuka wange Hon.…

IGP awaddeyo offiisi mu butongole

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti IGP Martin Okoth Ochola olunaku olwaleero awaddeyo offiisi…

Poliisi etaddewo obukadde 10 eri oyo abawa amawulire agakwata ku Luggya

Uganda Police Force evuddeyo neteekawo obukadde 10 nga buno bwakuweebwa oyo yenna anavaayo nagiwa amawulire aganagiyamba okuzuula Luggya…

Ab’Enzikiriza ya Faith of Unity bajaguza emyaka 44

Ab’enzikiriza ya Faith of Unity omwaka guno bajaguzza okuweza emyaka 44 era nebabakubiriza okwenyigira mu pulogulaamu za Gavumenti…

Akabenje kagudde e Namagunga

Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku bidduka SP kananura Michael avuddeyo nategeeza nga bwewaliwo akabenje akamaanyi…