Bobi Wine abawagizi be bamugulidde emotoka
Abawagizi ba Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine bamugulidde emotoka etayitamu masasi era bagimukwasizza olunaku olwaleero.
Yeebazizza nnyo abawagizi be bonna abamubeereddewo obudde bwonna.

