Ogeraageranya otya emotoka ku Jjana ya Allah -Sheik Muzaats

Sheikh Nuuhu Muzaata Batte akulira Dawa mu ofiisi ya Supreme Mufti e Kibuli, avuddeyo n’alumba Sheikh Sulaiman Guggwa olw’okutuula mu mmotoka ya Pulezidenti n’amala n’agigeraageranya ku Jjana.
Muzaata agamba nti yeewuunyizza omuntu nga nga Guggwa ali mu Bamaseeka abato nasoma n’eddiini okugeraageranya emotoka obumotoka ku Jjana ya Allah.
Sheik Guggwa yatuula mu mmotoka ya Pulezidenti Museveni bwe yali alambula Kasangati gye buvuddeko n’agiyita Ejjana y’okunsi olw’omutindo gwe yalaba.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Ambulance egudde ku kabenje nga bagitwala okugitongoza