Charles Ssempiira yakwatiddwa mu bikwekweto ebyakoleddwa ekitongole ky’amasanyalaze ekya Umeme Limited nasimbiddwa mu kkooti era navunaanibwa emisango 4 egy’okubba meter okuva mu maka g’abantu, emisango 6 egyekuusa ku kukwata mu meter n’emisango emirala 2 egyokwekobaana okuzza omusango. Ono asindikiddwa mu kkomera e Luzira.

Menu