Palamenti yakusiima Denis Onyango

PALAMENTI YAKUSIIMA DENIS ONYANGO: https://youtu.be/hEsY1wwzcCg
Omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga

Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga mu kwogerakwe ategeezezza ababaka ba Palamenti nga Palamenti bwegenda okutegekayo olutuula olw’enjawulo okusiima omukwasi wa Ggoolo ya ttiimu y’eggwanga ey’omupiira ogw’ebigere Uganda Cranes Denis Onyango Masinde olwomulimu ogwettendo gweyakolera eggwanga wamu n’okulaakulanya eby’emizannyo mu Yuganda ne Afirika.

Leave a Reply