97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Batutulugunya nebatatuyamba – Bavubuka

Waliwo ekibinja ky’abavubuka abakedde okugumba ku kitebe ky’ekibiina ky’Amawanga amagatte ekirwanirira eddembe ly’obuntu ekya United Nations Human Rights mu Yuganda nga bagamba batulugunyizubwa abebyokwerinda nti wabula ensonga zaabwe ekitongole ekirwanirira eddembe ly’obuntu mu Yuganda ekya Uganda Human Rights Commission – UHRC kizitunuulira kiziimuziimu. Baaganiddwa okuyingira nebasalawo okutuula ku mulyango.

Leave a Reply