Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise.
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
Basatu bafiiridde mu kabenje e Kisaasi
December 13, 2020 · Mubiru Ali
Abantu 3 bebafiiriddewo embulaga ku lw’omukaaga ekiro ate abalala 4 nebabuukawo n’ebisago oluvannyuma lwa Sinotruk nnamba UAZ 164D okuyingirira emotoka 6 ku luguudo lwa Bukoto – Kisaasi.
Emotoka ezatomeddwa kuliko; UBF 722M Suburu , UBF 103D Volvo nga ya blue, UBE 932H Mercedes Benz, UAV 546F Premio Silver, UAX 153S Noah.