Basse omukuumi e Wobulenzi nebamubbako emmundu
Kitalo!
Waliwo bakyalakimpadde abefudde abakungaanya kasasiro mu Kabuga k’e Wobulenzi abalumbye omukuumi owa kkampuni yobwannanyini ku Micro Finance nabamukuba amasasi agamutiddewo n’oluvannyuma ne bakuliita n’emmundu ye.

