Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 349 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

General Sejusa agombeddwamu obwala.

January 31, 2016 · Mubiru Ali

 


FB_IMG_1454243782177

Eyali akulira ekitongole ekikessi mu ggwanga General Sejusa akwatiddwa amagye mu ttuntu lya leero, nga aggiddwa mu makage agasangibwa e Nagulu mu Kampala wakati mu luseregende lw’emmotoka z’amagye era oluvanyuma nekitegeerekeka nti Kati akuumirwa mu nkambi y’amagye esangibwa e Makindye.