97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Bannayuganda bebasinga okufera kkampuni za yinsuwa – Enanga

Alipoota ya poliisi efulumiziddwa ekitongole kyayo ekirwanyisa obufere mu Yinsuwa kiriko alipoota gyefulumizza ng’eraga nga Bannayuganda abali mu nkola za Yinsuwa bwebafuuse mmo mu kubba kampuni za yinsuwa.
Okusinziira ku alipoota eno esookedde ddala, abantu bangi beefiisa ate abalala nebagamba nti emmotoka zaabwe zigudde ku kabenje n’ekigendererwa nga baagala kampuni za Yinsuwa zibaliyirire. Bino byogeddwa Fred Enanga Kkamisona wa Poliisi.

About Mubiru Ali

Leave a Reply