Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Omuliro gukutte Ivory Tower Makerere University
September 20, 2020 · Mubiru Ali
Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire agamba nti Poliisi etandise okunoonyereza ku kiki ekyavuddeko omuliro ogwakutte Makerere University Main Building mu kiro ekikeesezza olwaleero. Ekitongole kya Poliisi ekizinyamwoto kikoze kyonna kyekisobola okulwanyisa omuliro guno.