Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 232 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Okwongezaayo okulonda kati tekikola – Pastor Sserwadda

December 26, 2020 · Mubiru Ali
Omusumba w’abalokole owa Victory Church Ndeeba Omusumba Joseph Sserwadda, mmemba ku kakiiko akataba enzikiriza ez’enjawulo mu Yuganda aka Inter-Religious Council of Uganda avuddeyo nawakanya eky’okwongezaayo okulonda emyaka 3 era nategeeza nti tekiba kyabwenkanya okwongerayo okulonda kuba abesimbyeewo bataddemu ssente zaabwe nnyingi okunoonya akalulu.
Ono era yesamudde okubaako kyamanyi ku kiwandiiko ekyasomeddwa Ssaabasumba Cyprian Kizito Lwanga mweyawabulidde Gavumenti eyongezeeyo okulonda emyaka 3.