Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 263 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Bannamawulire tujja kubasisinkana – Minisita Nabakooba

December 28, 2020 · Mubiru Ali
Minisita Judith Nabakooba avuddeyo ku kwekandagga kwa Bannamawulire; “Nkitegeddeko nti Bannamawulire bekandazze ku Uganda Media Centre.
Mbategeeza Bannamawulire nti Gavumenti ya Yuganda abassaamu ekitiibwa, tujja kusisinkana tubawulirizi tugonjoole ensonga. Mugenda mu maaso n’okuwagira eggwanga lyammwe. Mwebale nnyo.”