Bannakibiina ki National Unity Platform enkya yaleero batwaliddwa…
Bannakibiina ki National Unity Platform enkya yaleero batwaliddwa mu Kkooti ezenjawulo mu bitundu by’Eggwanga ebyenjawulo era nebazzibwayo ku alimanda: Dr. Lina Zedriga Walu okuwulira okusaba kwe okwokweyimirirwa kwongezeddwayo okutuusa nga 24 February 2026, Hon. Muwanga Kivumbi Kkooti yakuddamu okutuula nga 10 March 2026, Akiso Benjamin wakukomezebwawo nga 11 March ye John Mary Ssebuwuufu wakudda nga 3 March.
#ffemmwemmweffe


