Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 285 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Mwanziba mu kalulu wenalondera ne famire yange eyabantu 30 nafunawo akalulu kamu – Beatrice Mao

January 27, 2026 · Radio Simba

Mwanziba mu kalulu wenalondera ne famire yange eyabantu 30 nafunawo akalulu kamu – Beatrice Mao

Mukyala wa Minisita avunaanyizibwa ku byamateeka Norbert Mao, nga ye Beatrice Mao ngono yabadde yesimbyeewo ku bwa Loodi Mmeeya wa Kamapala agamba nti yakozesezza ensimbi eziri eyo mu kawumbi 1 mu obukadde 500. Ono agamba nti yakubisa t-shirt emitwala 4 nga buli emu ya mitwalo 3 n’ekitundu.
Ono agamba nti bamubbye mu kalulu yalina kukwata kyakubiri, Erias Lukwago kyakusatu naaalwa ekyokulabirako nti waliwo mu kifo ekimu webalondera famire ye y’Abantu 30 weyalondera ebyavaawo biraga nti yafuna akalulu kamu.
#ffemmwemmweffe
#ugandaelections2026
#UgandaDecides2026
#UgandaDecides

Radio Simba News