97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Bannakibiina ki National Unity Platform bakomezeddwawo ku Kkooti…

Bannakibiina ki National Unity Platform bakomezeddwawo ku Kkooti y’Omulamuzi we Kawempe atuula e e Kanyanya. Omu ku basibe Saudah Madaada aleeteddwa ngasesema musaayi nga tasobola nakutambula.
Bano 11 bavunaanibwa okwenyigira mu dduyiro wekinnamaggye eyategekebwa okukuza amazaalibwa ga Pulezidenti wa NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine.
Bano bakomezeddwawo okulaba oba nga Kkooti enakiriza okubayimbula nga bwekirabikibwa ssemateeka oluvunnyuma lwokumala enaku 60 ku alimanda nga tebasaliddwa musango.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe


About Radio Simba

Radio Simba, broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.simba.fm is an African entertainment radio station that broadcasts mainly in Luganda, the most widely spoken language in Uganda.

Leave a Reply