Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 199 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Omulangira Nakibinge asabye Kkooti y’amaggye okuwozesa mu bwangu abakwatibwa olwebyobufuzi

April 22, 2023 · Mubiru Ali
Omulangira Kassim Nakibinge olunaku olwaleero mu bubaka bwe akulisizzaayo Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform era neyebaza Allah olwokumusobozesa ne Mubaka munne (Allan Ssewanyana) okuva mu nkomyo gyeyamala kumpi emyaka.
Omulangira ategeezezza nti kati yuli mu myaka 2 okuva lwetwava mu kalulu ngate ebula emyaka 3 okutuuka mu kalala nti wabula waliwo abakyasibiddwa olwensonga zebyobufuzi.
Asabye Kkooti y’amaggye okukozesa obwenkanya okulaba nti bano ebawozesa mu bwangu era mu bwenkanya.