bagyenda talina gweyebuuzaako mukutunda Bbanka

Akakiiko ka Palamenti akalondoola ebitongole bya Gavumenti kaakizudde nga Justine Bagyenda bweyassa omukono ku ndagaano eyatunda Bbanka ya Global Trust bank eri DFCU ku lulwe yekka. Kigambibwa nti Global Trust Bank batandika okugitembeeya nga banoonya abagigula nga tenaggalwa nawo.
Wabula ye Bagyenda yategeezezza nti teyasalawo yekka wabula basalirawo wamu n’Olukiiko olukulira Bbanka enkulu era ye teyalina musango gwonna.

Add Your Comment