Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,390 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Buddu ewangudde empaka z’amaato

Empaka z’amaato ; Buddu oyee Buddu ewangudde empaka z’amaato g’amasaza. Bulemeezi kyakubiri, Busiro kyakusatu. Ssaabasajja Kabaka aggaddewo empaka…

Ssaabasajja Kabaka asiimye okusabira mu Lutikko e Kako

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okusabira mu Lutikko e Kako mu Ssaza lye ery’e Buddu. Asimbye…

Bbeene aguddewo empaka z’amaato

Omutendera ogusooka ogw’amaato g’amasaza guwanguddwa; Buddu , Bugerere, Ssingo, Busujju , Mawokota ne Mawogola, bano boolesezza obukodyo mu…

Kabangali ya Poliisi etomedde bbaasi e Iganga

Kabangali ya Poliisi etomedde bbaasi ya kkampuni ya Kakise nnamba UAZ 942R e Iganga. Kigambibwa nti Kabangali ya…

Real Madrid esonjodde Eden Hazard

#SimbaSportsUpdates; Real Madrid C.F. esonjodde omusambi wa Chelsea Football Club Eden Hazard 28, ku ndagaano ya myaka 5.…

Prof. Kanyeihamba tanawambibwa mukuumi we – Poliisi

Poliisi evuddeyo nesambajja engambo ezibadde zitambuzibwa nti omusirikale wa Poliisi akuuma eyaliko Omulamuzi Kanyehamba, nti kwabadde kusika muguwa…

Poliisi y’e Nansana eyodde abantu 100

Poliisi y’e Nansana nga ekuleberwamu DPC Henry Kisubi ekoze ekikwekweto mweyoledde abantu 100 abasuubirwa okubeera abamenyi b’amateeka. Abakwatiddwa…

‘Zanie Brown, ekizinga ky’obulungi’ – Chris Evans Kaweesi

#Wolokoso; Omuyimbi Chris Evans Kaweesi avuddeyo n’awandiikira muyimbi munne Zannie brown ebbaluwa; Ebbaluwa eri Zanie Brown. Ow’omukwano Zanie…

Owa UPDF akubye Ssentebe w’akakiiko akalwanyisa envuba embi esasi erimutiddewo

Munamaggye atanategeerekeka mannya akubye Ssentebe w’akakiiko akalwanyisa envuba embi mu Disitulikiti y’e Buvuma era y’e Councillor akiikirira e…