Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 644 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Francesco Totti asiibudde AS Roma

#SimbaSportsUpdates; 👶 1976 – Azaalibwa mu Rome ✍🏻 1989 – Yegatta ku AS Roma 👕 1993 – Asamba…

Gyemuwoleza togikwatako ye mukyala wange ampa kafumito – Raphael Magyezi

Omubaka akiikirira Igara West Raphel Magyezi eyaleeta ekiteeso ky’okujjawo ekkomo ku myaka gy’omukulembeze w’eggwanga yajjaguzza okuweza emyaka 25…

Mulekerawo okutusaba ssente – Bishop Ssemwogerere

Omusumba w’e Ssazza ly’e Kasana – Luweero Bishop Paul Ssemwogerere agugumbudde Abakulisitu abalemeddwa okukola nebadda mukusabiriza obusabiriza ate…

Lwaki Ssaabasajja Kabaka yafuula ekika ky’e Kinyomo e munyenye y’ebika ebirala.

Ku Monday ya sabbiiti ewedde nga 10 June, Ssaabasajja Kabaka yalambula obutaka bw’ebika mu Buddu omuli n’eky’e Kinyomo.…

Full Figure yemenye

Jennifer Full Figure kyaddaaki apondoose neyetondera Catherine Kusasira Sserugga.

Ebya Bbanka enkulu tebinaggwa

Okunoonyereza kulaga nti ennyonyi eyali etisse ssente za Bbanka enkulu eya Yuganda yali etisse n’ebintu ebirala bya Kkampuni…

Ssaabasajja Kabaka aggaddewo ekivvulu ky’ennyimba z’amasomero

Ssaabasajja Kabaka aggaddewo ekivvulu ky’ennyimba z’amasomero ku mukolo oguyindidde ku Mengo senior School. Bwabadde akwasa amasomero amawanguzi engule,…

Uganda Cranes 1 – 0 Ivory Coast

Ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes ekubye Ivory Coast ggoolo 1 – 0. Bano babadde basamba gwakwegezaamu nga betegekera…

Bajjo bamututte talinnya

Ab’ebyokwerinda olunaku olwaleero bakutte omutegesi w’ebivvuly Andrew Mukasa amannyiddwa nga Bajjo nga bamukwatidde ku Centenary Park mu Kampala…