Bajjo bamututte talinnya

Ab’ebyokwerinda olunaku olwaleero bakutte omutegesi w’ebivvuly Andrew Mukasa amannyiddwa nga Bajjo nga bamukwatidde ku Centenary Park mu Kampala webabadde bakubye olukungaana lwa Bannamawulire ne munne Abbye Musinguzi aka Abtex nga boogera ku musango gwebawawabira omuduumizi wa Poliisi IGP Martins Okoth Ochola olw’okusazaamu ebivvulu bya Bobi Wine wamu n’okwogera ku misinde mubunabyalo egya People Power – Uganda gyebategese.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
BOBI WINE AKUZIZZA AMAZAALIBWAGE