Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,328 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Katikkiro atongozza empenduzo (App) eyamba abantu okumanya ebikwata ku kugaba omusaayi

Katikkiro atongozza empenduzo (App) eyamba abantu okumanya ebikwata ku kugaba omusaayi, blood group, gyoyinza okuggya omusaayi n’amalwaliro ag’enjawulo.…

Oluguudo lwa Kabale – Kisoro lukaabya

Embeera oluguudo lwa Kabale – Kisoro gyerulimu eyungula ezziga nga abagoba b’emotoka bagamba nti libononera emotoka zaabwe. Oluguudo…

Poliisi yakukwata yenna eyesimbyewo ku bwa Pulezidenti anakungaanya abantu

Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police SP Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nti Poliisi efunye amawulire…

Ekitebe kya Italy kitonedde UPDF ebyuuma ebiyamba mu kussa

Olunaku olwaleero omuduumizi w’eggye lya Yuganda erya Uganda People’s Defence Forces – UPDF General David Muhoozi olunaku olwaleero…

Poliisi e Nansana ekutte abateeberezebwa okubeera ababbi

Uganda Police Force e Nansana ekiro ekikeesezza olwaleero bweyabadde erawuna yakutte abasajja 3 abateeberezebwa okubeera ababbi mu bitundu…

Ekibuga Jinja kikoze endagaano n’ekibuga Liaonying ekya China

Olunaku olwaleero Omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga abaddewo ng’omujulizi nga abakulembeze b’ekibuga Jinja bakola…

NRM ereese emotoka ezinasaggula akalulu

Akalulu mu kibiina kya National Resistance Movement – NRM keyongeddemu ebbugumu, baguze ‘drone’ ezigenda okusaggula akalulu keyabakwatidde bendera…

NUP etongozza ekifaananyi Bobi Wine kyagenda okukozesa

National Unity Platform – NUP olunaku olwaleero batongozza ekifaananyi ekigenda okukozesebwa omuntu waabwe abakwatidde bendera ku kifo ky’obwa…

Abawangulwa mu kamyuufu ka NRM e Mukono tebalabiseeko mu Lukiiko lwokubatabaganya

Olukiiko lw’okutabaganya Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM abaggwa mu kamyuufu baleme kwesimbawo ku bwa nnamunigina e…