Breaking
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 453 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Abawangulwa mu kamyuufu ka NRM e Mukono tebalabiseeko mu Lukiiko lwokubatabaganya

October 25, 2020 · Mubiru Ali

Olukiiko lw’okutabaganya Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM abaggwa mu kamyuufu baleme kwesimbawo ku bwa nnamunigina e Mukono lugudde butaka oluvannyuma lwabavuganya ku bwa MP obutalabikako nga omubyekka Ntwatwa Jackson yalabiseeko neyesoma obutava mu lwokaano.
Ono agamba eky’okumuddiza ensimbi ssente zeyasasula okwewandiisa tekimala.
Obutebe bulabiddwako mu weema nga bukalu.